TOP

Ebituuse

Bamulekwa bawakanyizza ebya nnyaabwe

Phionah Nambasa 26 agamba nti kyatwewuunyisizza nga bamulekwa okulaba nga Namwandu wa taata waffe Rebecca Namubiru eyanoba nga ne kitaffe Godfrey Sseppuuya...

Eyanzaalamu n'annemya emisomo anneefuulidde...

NZE Judith Kyampiire 22, mbeera mu Good Hope Makerere Kavule mu Munisipaali y’e Kawempe.

Baze yeegaana omwana

NZE Nnaalongo Teopista Mirembe 45, mbeera Kawuku, oluvannyuma lwa Ssaalongo wange okufa, ne nsalawo okufunayo omusajja omulala kuba nali nkyali muto nga...

Omukyala gwe nnafuna yamponya abayaaye

OKWAGALA akwagala kisukka, omukwano ndabirwamu kweraba, hahaha, buli w’embeera ne mukyala wange, akayimba ka Zani Brown ako katukolera.

Emiggo n’omwenge mbikooye

NZE Scovia Irachan 24 ,ndi mutuuze w’e Kazo - Lugoba mu Munisipaali y’e Kawempe. Twalabagana ne baze emyaka ena n’ekitundu egiyise ku Arua Park gye nali...

Okubulwa ezzadde kunemesezza eddya

EYAYIMBA nti obufumbo ye mwana yali mutuufu era kino nkirabye nkuze nti obufumbo okubaamu essanyu mulina okubaamu ku mwana. Nze Angella Mbambu, 25, ndi...

Omuwala ankaka mmuwase

NNINA omuwala naye buli kiseera agamba nti ayagala kumuwasa. Okusookera ddala omuwala ono talina mpisa ate, tamanyi kufumba era bw’akyala ewange tulya...

Omwana asusse okumbuuza kitaawe

OMUSAJJA ggwe nasookerako yammennya omutima gwange. Olwanfunyisa olubuto n’ambulako teyaddamu kulabikako. Kati omwana ambuuza kitaawe kyokka simanyi bimukwatako....

Omukazi amufumbidde emyaka 17 amuyise yaaya...

Ntege ku poliisi e Kira bwe yabadde ayogera, yeegaanyi Nakyanzi n'agamba nti tabeerangako mukazi we, wabula yali yaaya gwe yaleeta okufumbira abazimbi...

Omusajja eyanzigya e Rwanda agula bamalaaya...

Omusajja eyanzigya e Rwanda agula bamalaaya n’abaleeta mu nju

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM