TOP

Ebituuse

Omusajja yatunda ennyumba yaffe

Omusajja yatunda ennyumba yaffe

Nnaakawasa abakazi basatu nga banoba

Ndi muwuulu si lwa kuba nti saagala kuwasa naye buli mukazi gwe nfuna andekawo. Nnaakawasa abakazi basatu naye bagenda.

Omusajja yagaana okulabirira bbebi gwe nnamuzaalira...

Omusajja gwe nnayagala ne mmuwa omutima gwange bwe nnamuzaalira yansuulawo n’andekera obuvunaany-izibwa okulabirira omwana era kati atuuse okunnema.

Mmulage ntya nti mmwagala?

Lumu twali mu mbaga ne tunywa omwenge ne tutamiira n’angamba twebake ffembi kye nnakola, naye tangambangako nti anjagala wabula nze mwagala.

Nnina abasajja 2 be ntadde ku minzaani

NZE Esther Nakalyango, mbeera Nakulabye.Sinnayingirira bufumbo mu butongole naye ng’omuwala akuze, ntandise okulowooza ku ky’okufuna munnange anzigya ku...

‘Baze bw’otongatta na nte sikuddira’

OKUSINZIIRA ku bye natuukako, abasajja nabaggyirako enkoofiira era siriddamu kubeesiga.

Omusajja kaggoggo tabeereka naye

NZE Becky Namagembe, mbeera Maganjo. Nasisinkana omusajja eyansiima era ne twagalana emyaka mukaaga egiyise. Obulamu bwaffe mu kusooka bwali bulungi nga...

Ab’ennugu baagala kunnemesa ddya

ABAKAZI b’oku mizigo kwe tupangisa bandi bubi baagala kunnemesa bufumbo bwange mwe nfunidde essanyu. Nze Salaama Kyosaba, mbeera Biina.

Gwe nafunye annaazizzaako ennaku

NZE Irene Nakibuuka, mbeera Nabweru. Omusajja gwe nafuna amponyezza abafere ba laavu. Nasooka ne nfuna omusajja eyali antamizza ebintu bya laavu era nga...

Farouk tondekereranga

NZE Prossy Nalusiba, mbeera mu Kidda - Masaka. Emyaka etaano egiyise naasisinkana ne mwanamulenzi Farouk. Enzikiriza zaffe kuba za njawulo nze ndi muwala...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM