SHANITA Nalika y’omu ku bawala abatambula n’omulembere. Yayogedde ne JOANITA NANGONZI n’amubuulira ebintu eby’enjawulo by’akola n’alabika bulungi.
OMUSONO gwa wiivu ne wiigi eza langi gukutte bangi omubabiro. Gye buvuddeko, zaasibwanga bassereebu bokka era ng’abakulaba ng’osibye enviiri eza langi...
BW’OMALIRIZA okuzimba ekikomera, olina okuteekako geeti omuyita abantu abafuluma oba abayingira awaka. Wabula olina okumanya ekika kya geeti ekituufu ky’olina...
REMMY Nayiga 22, ow’e Makindye nga muyimbi muto ate nga mufumbi wa keeki y’omu ku bawala gwe basinga okugeya mu kitundu olwendabika ye n’okwemanya obulungi....
Obugoye obunkwata buggyayo ffi ga yange
SPICE Diana bwe yabadde ku mukolo ogwategekeddwa okusiima abayimbi ne bannakatemba ogwa Zzina Awards ogwabadde ku Labonita, yayambadde omusono ogwalese...
Mukyala munnabyabufuzi era ye minisita w’ebyenjigiriza ebisookerwako. Wadde alina emirimu mingi omuli n’egy’okulambula abalonzi be, buli kiseera abeera...
Paasita Jessica Kayanja mukyala mumanyifu era nga mubuulizi wa njiri ku kkanisa ya Miracle Centre. Ye mukyala wa Paasita Robert Kayanja.
LWA March 8 lunaku lw’abakyala mu nsi yonna. Mu kisaawe ky’emisono, waliwo abakyala abafaayo okutambula n’omulembe, era nga kizibu okumusanga nga tatuukiridde...
KU nkomerero y’omwaka oba nga gutandika, abantu abasinga balina ebintu bye basalawo okukola mu mwaka omupya.