TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Ffiga yange nnungi teboola ngoye

LINDA Birungi omutuuze w’e Kawempe annyonnyodde engeri gye yekuumira ku mulembe.

By’olina okwegendereza ng’oyambala engoye...

NGA tuli mu nnaku enkulu abantu bangi baategeka dda bye bagenda okwambala naddala ku lunaku lwa Ssekukkulu ng’abagenda okusaba oba abagenda okulya kkaasi...

Bbulawuzi okuli ennyukuta zinyumira ab’amabeere...

OMUSONO gw’engoye eziriko ennyukuta guluddewo, wabula Evelyn Nalwanga ow’e Lungijja yagambye nti gukyamukolera. Yagambye LAWRENCE MUKASA nti bbulawuzi...

Ennyambala y’abavubuka eriwo ensangi zino...

ABAVUBUKA abasinga bafaayo okwambala ebiri ku mulembe ne banyuma. Omulembe gwafi itingi guluddeko naddala mu bavubuka era gwe gukyalya esswaga.

Emisono gya Kylie Kardashian ginkolera

ABAWALA ennaku zino bettanidde okwambala emisono gya Kylie Kardashian ng’ono y’asembayo obuto mu famire ya Bakardashian emanyidwa ennyo .

Ebitengi byankwata omubabiro

JOSERINE Wamala omutuuze w’e Buloba mukyala muzadde , yasoma byabusuubuzi e Makerere.

Ebintu 6 kw’olabira bbulooka w’amayumba afera...

ENNYUMBA ez’okupangisa nnyingi mu bitundu eby’enjawulo naye kyandikubeerera ekizibu ggwe anoonya ennyumba y’okupangisa okufuna gy’oyagala.

Engeri gy’ogula ettaka ettuufu ne batakufera...

ETTAKA kye kintu ekisinga okubeera eky’ettunzi ku mulembe guno.

Omusono gw'akamuli gukutte abawala omubabiro...

ABAYIIYA emisono buli olukya baleetayo ekipya ekikwata abambazi omubabiro.

Ensobi ezikolebwa abazimba ennyumba ne zibalemerera...

Bannayuganda bangi balina ekirooto ky’okuzimba amayumba gaabwe ne bagamaliriza. Wabula abamu bafuna ebizibu ebiteebereka ne bagakomya wakati era ennyumba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM