TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Eyettanira okwambala mmini, wekkaanye bino...

ABAWALA bangi abatambula n’omulembe bambala engoye ennyimpi oba mmini. Wabula waliwo ebintu by'olina okussaako essira ng'oyambadde mmini.

Olususu ndusiiga woyiro w’ekinazi - Minisita...

Mukyala munnabyabufuzi era ye minisita w’ebyenjigiriza ebisookerwako. Wadde alina emirimu mingi omuli n’egy’okulambula abalonzi be, buli kiseera abeera...

Emmere eng’anda ennyamba okunyirira - Paasita...

Paasita Jessica Kayanja mukyala mumanyifu era nga mubuulizi wa njiri ku kkanisa ya Miracle Centre. Ye mukyala wa Paasita Robert Kayanja.

Ennyambala y’abakyala ebatambuza n’omulembe...

LWA March 8 lunaku lw’abakyala mu nsi yonna. Mu kisaawe ky’emisono, waliwo abakyala abafaayo okutambula n’omulembe, era nga kizibu okumusanga nga tatuukiridde...

Ayagala okuzimba mu 2019 abakugu bakuwadde...

KU nkomerero y’omwaka oba nga gutandika, abantu abasinga balina ebintu bye basalawo okukola mu mwaka omupya.

Engeri gy’otetenkanya okuzimba enju nga bw’otunda...

BULI lw’okola omulimu omulungi ate ne gunyirira ofuna bakasitoma bangi abakweyunira. Emu ku bizinensi ezivaamu ensimbi ye y’okuzimba ennyumba nga bw’ozitunda...

Ddi landiroodi lw’alina okutunda ebintu by’omupangisa...

JUMA Ssemuddu ow’e Lweza yeevuma olunaku lwe yatunda ennyumba ye n’adda mu bupangisa. Agamba nti ne ssente ze yatunda mu nnyumba n’akolamu bizinensi zaamufaako...

Abazzukulu bangoba mu poloti gye nagulira...

Reginah Nengesa 80 ow’e Kisugu - Wabigalo yasooka kubeera Busoga gye yasinziira okugulira muwala we Gorreti Nansamba ettaka mu bitundu by’e Wabigalo mu...

Ffiga yange enyumira buli musono gwa lugoye...

ABAWALA bangi abafaayo okwekuumira ku mulembe essira basinga kuliteeka ku ffeesi, ne beerabira okulabirira emibiri gyabwe okugikuuma nga giri wamu ne gitayiikayiika....

Kozesa enniimu okuzigula enkwawa

ENKWAWA kye kimu ku bitundu ku mubiri ebitera okukuusiira. Oluusi omuntu ne bw’aba mweru, era weesanga nga mu nkwawa waddugavu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM