TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Nnakampiginyi anyize ebiwala ku Amnesia

OMUYIMBI Mun G eyayimba Sala Puleesa olukutte Bannakampala omubabiro azinyisizza ebyana amazina amazibu ng'atongoza oluyimba lwe olupya Simigo.

Kkamera y’oku ssimu bagyongeddeko obukolomooni...

EMU ku nsonga ezikwasa abantu essimu ez’ebbeeyi bwe bulungi bwa kkamera z’essimu ezo anti okwekubya ebifaananyi n’okukola vidiyo z’oku ssimu kati gwafuuse...

Engeri gy’oyinza okukola ssente mu nju yo...

ETTAKA kyabugagga ggwe alirina ky’oyinza okukozesa okugaggawala n’obeera mu bulamu obweyagaza.

Abaana 6 naye mmalako lwa dduyiro !

Maama bbebi kola dduyiro naawe odde buto

Kaakano akawale akawanirira akabina

OMUKAZI ataanyirire ku mulembe guno yeenenyanga yekka kuba buli lukya, wabaawo omusono omupya oguyingirawo.

Empale ya jjiini eriko zzipu gitobeke bw’oti...

EMPALE empanvu eziyitibwa ‘panch pant’ ng’omuntu ayinza okuziyita empale eza zzipu ze ziwambye Kampala.

Engeri gy’ozimbya ebbeere ettono ne liba...

OKUBIIPINGA oba kye wandiyise okusiba ebbeere kye kimu ku bintu abawala abatambula n'omulembe kye batabuusa maaso.

Omusono gw’akatimba gubakutte omubabiro

ENGOYE z’obutimba ziruddewo naye bangi bakyazettanira. Zisinga kwambalwa mu bifo ebisanyukirwamu mpozzi ne ku bubaga.

Gaalubindi ‘z’amaaso ga kkapa’ ze zirya esswaga...

GAALUBINDI z’omusana ezaakula ng’amaaso ga kkapa ze ziri ku mulembe ensangi zino. Zino zikolebwa nga fuleemu yaazo eringa amaaso ga kkapa, era kye kizifuula...

Ebintu 9 by’olina okwekkaanya bw’oyambala...

JULIE Mulungi abeera Bunnamwaya. Muwala alabika bulungi era y’omu ku basinga okwaka mu kitundu gy’abeera. Yayogedde ne PHILLIP KAGGWA n’amubuulira ekyama...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM