TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Kwata ensawo eggyayo by’oyambadde

Kwata ensawo eggyayo by’oyambadde

Tambula n'omulembe: Biibino ebibomboola by’oyambala...

BRENDAH Nannyonjo muzannyi wa fi rimu za Binnayuganda kw’agatta okukola obulango ku ttivvi. Muwala amanyi okwerabirira era mu kitundu ky’e Nsambya gy’abeera...

Akateeteeyi akeeru tekakka bbeeyi

LANGI enjeru buli lw’ogyambala olabika ng’oli wa njawulo, era kizibu obutanyuma. Ekirungi nnyangu ya kutobeka ate nga teboola bifo.

Weesiige amazzi g’enniimu okwegobako mugaba...

ABAKYALA n’abawala bangi abafuna mugaba mu bitundu eby’enjawulo omuli ku mikono, ku lubuto, ku bisambi ne ku kabina ne ku mabeere. Waliwo ebintu by’oyinza...

Engeri y’okufuna essimu ey’omulembe ku ssente...

BW’OBA waakugula essimu ey’omulembe (smart phone) olina okugenderera okwewala okukuguza ebicupuli.

Emyaka musanvu mu bufumbo naye nnyirira nga...

LYDIA Kalanzi abeera Mukono. Mukyala mufumbo nga bba ye Wilberforce Kalanzi, balina abaana babiri. Obufumbo babumazeemu emyaka musanvu.

MC Kats atabukidde abadigize lwa kukwata...

Abadigize balemesezza MC Kats okulunda mukyala we Fille gwe yagoberedde obutasalako.

Omukazi asussa emyaka 35 ‘Patra ziveeko

JOY GOOD Mirembe y’omu ku bawala b’omu Kampala abettanira ebinu ebiyitibwa ‘patra’. RONNIE MARK KIYINGI yamutuukiridde n’amubuulira ekyama kye yazuula...

Omusono gwa ‘Kaftan’ gukutte bangi omubabiro...

OMUSONO gw’ebiteeteeyi ebigazi nga biwanvu ebimanyiddwa nga ‘Kaftan’ bangi bagwettanidde ennaku zino.

Omugaso gw’akaleega akatasiba bukoba

TERI kinyiiza kutunulako ng’omukazi ayambadde akaleega ne kayita mu lugoye. Ne bwe luba lwa bbeeyi kirutta.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM