TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Nakawuki ayanjudde Alintuma Nsambu

OMUBAKA wa Uganda mu lukiiko lwa East Afrika, Susan Nakawuki yayanjudde Ambasada wa Uganda mu Canada Alintuma Nsambu ng’omukolo gwabadde ku Katonga okumpi...

Olugoye omuli ebyeru n’ebiddugavu teruboola...

LEERO mu kuyiga okutobeka ebyambalo, Jalia Musoke owa Smart Wear Boutique ku Ham Towers e Makerere akulaze engeri olugoye olulimu ebiddugavu n’ebyeru...

Engeri y’okulabirira enviiri ensibe

ABAKYALA n’abawala abasinga ennaku zino baba n’enviiri ensibe. Wabula bw’oba osibye enviiri waliwo by’olina okussaako essira okuzikuuma nga zirabika bulungi....

Wiivu ez’amayengo zindabisa bulungi

YVONNE Tattu Asiimwe y’omu ku bayimbi abato ng’abeera Bbunga. Ye yayimba Lujegere, Charger.

Nneeyoteza n’enniimu okukuuma olususu

NZE Josephine Faith eyakazibwaako erya Maama Uganda abeera Lubaga era muyimbi. Ye yakuyimbira ‘Nfudde kataala’ ate ng’azannya ne firimu z’ebinnayuganda....

Bow tie’ z’abakazi zinyumira mu ofiisi

OMUSONO gwa ‘bow tie’ guluddewo wabula gwe gumu ku gitava ku mulembe. Akataayi kano kanyuma mu bifo eby’obuvunaanyizibwa singa okambala mu ngeri entuufu....

Engeri y’okwekuba ddikini n’atakulukuta

OKULABIKA obulungi kirooto kya buli mukazi, wabula oluusi kisinziira ku ngeri gye yeekozeeko.

Black azzeemu okulaga kaasi

OLWAVUDDE ku kkooti yalinnye mmotoka Double Cabin eyabadde evugibwa kizibwe we Eddie Kirabira n’emutwala mu maka ge e Munyonyo.

Mmanya okulonda engoye ezikunyumira

Omukyala okulabika obulungi,kimwetaagisa okutwala obudde okulowooza ku bintu eby’enjawulo ebimunyumira n’okweteekamu ensimbi.

Sukaali alongoosa olususu mu basajja

ABASAJJA abafaayo okulabika obulungi bafuba okukola ku nsusu zaabwe. Wadde abamu bakyakitwala nti abakazi be bateekeddwa okuyooyoota ensusu, abasajja abasinga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM