TOP
  • Home
  • Tambula nomulembe

Tambula nomulembe

Ffiga yange enyumira buli musono gwa lugoye...

ABAWALA bangi abafaayo okwekuumira ku mulembe essira basinga kuliteeka ku ffeesi, ne beerabira okulabirira emibiri gyabwe okugikuuma nga giri wamu ne gitayiikayiika....

Kozesa enniimu okuzigula enkwawa

ENKWAWA kye kimu ku bitundu ku mubiri ebitera okukuusiira. Oluusi omuntu ne bw’aba mweru, era weesanga nga mu nkwawa waddugavu.

Emisono gy’ebitengi gy’otolina kusuulirira...

EKITENGI gwe musono ogutakka bbeeyi. Era n’Abazungu kati babyambala. Omwaka guno, waliwo emisono egijjumbiddwa era nga bw’oba tonnagwambalako ate nga weebala...

Engeri gye nnonda engoye ezinnyumira

Bino yabinnyonnyodde PATRICK KIBIRANGO. “Bye nnyambala nfuba okulaba nga bigendera ku kikula ky’omubiri gwange.

Engeri gy’olabirira enviiri ezitaweza ppaafu...

ABAKYALA n’abawala bafaayo okulabirira enviiri zaabwe, kubanga zikola kinene ku ndabika y’omukyala. Ku bakyala abalina enviiri ezitaweza ppaafu, oluusi...

Akaviiri ka ‘Vibration’ tekava ku mulembe...

EMISONO gy’enviiri gijja ne giggwaako ate ne gittuka bupya. Akaviiri ka ‘Vibration Top piece’ kabaddewo emyaka, wabula ng’abakyala basinga kukakozesa ku...

Omusono gw’ekikoola gwettaniddwa abawala...

BULI olukya abantu bavumbula ebipya ebibakuumira ku mulembe, era ebibafuula ab’enjawulo.

Engoye empanvu okusukka amaviivi tezinkolera...

OMUWALA omulungi bw’agattako okwambala ebirungi awo amakulu g’ekigambo kunyirira obeera ogafunye. Merisha Nakanjakko 23, ow’e Mengo nga muyizi ku yunivasite...

Enviiri za langi ezaaka zinfuula wanjawulo...

ABAWALA bangi balowooza nti okutambula n’omulembe kitegeeza kwambala kwokka, ekitali kituufu. Ne bw’oyambala n’onyuma naye enviiri n’otofaayo kusibamu...

Omusono gw’okwesuulira bagutaddemu ebisoko...

OMUNTU ategeera emisono abeera n’abantu be yeegomba okufaanana. Okugeza abawala n’abakyala bangi wano ne mu nsi yonna abeegomba munnamisono, Kim Kardashian...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM