ABAVUBUKA edda eby’okukuba ekikalu naddala mu biseera byabwe eby’eddembe nga baliraba ng’ekibonerezo. Era abamu ne bwe baabanga ku ssomero nga kibooko...
Emisono buli olukya gyeyubula. Bano baana bawala baabadde mu kifo ekisanyukirwamu gye buvuddeko. Obalabye otya?
DAPHINE Vivian Namayanja Ngoma ow’e Bulenga mwolesi wa misono kw’agatta okukola meekaapu. Muwala mulungi era afaayo ku ndabika y’olususu lwe, enviiri,...
ABANTU abamu bw’aba agula akaleega, atwala kyonna ky’aba alabye. Ekiva mu kino kwe kugula akaleega akatakutuuka oba akatanyumira bbeere lyo.
BWE weetegereza abawala naddala abagenda mu bifo ebikyakalirwamu naddala mu budde bw’ekiro, bangi tebakyagwa kwambala ekkooti empanvu ezimanyiddwa nga...
AMASANNYALAZE gaamugaso nnyo eri obulamu bw’omuntu kyokka bw’okola ensobi mu kugakozesa oba nga bagateeka mu kizimbe osobola okufiirwa ebintu n’obulamu...
ABAKYALA n’abawala ennaku zino tebava mu saluuni okukola ku bigere byabwe era basaasaanya ekiwera okubiyooyoota.
EMYAKA kye kimu ku bintu abawala ensangi zino kye bataagala kuwulira era bafuba okulaba nti bakola ebintu bingi ne badda buto. Fifi Gold Namuddu 30, alina...
BW’OGENDA mu bifo ebisanyukirwamu ensangi zino ojja kwesanga ng’abawala bangi abambadde engoye ze wandiyise ‘mwana akula’.
GAALUBINDI ‘entemeko’ ezimanyiddwa nga ‘half shades’ gwe gumu ku misono egikutte akati ensangi zino.