Omukyala amanyiddwa mu mateeka si y’afumbye emyaka emingi oba azadde ennyo abaana! Omukyala mu mateeka y’oyo eyayanjula omwami we mu bakadde be, oba eyasiba...
WAAYITAWO wiiki emu nga bbomu zimaze okutta abantu, poliisi n’ekwata Ali Isa Senkumba 19. Ono baamukwatira Kenya ne bamuzza mu Uganda.
Okumanya twekalakaasa n’abasajja okusala ebirevu baakuvaako ne bitandika okubasaakaatira nga kw’otadde n’obutasalako nviiri.
LABA mmotoka z’abakulembeze b’amawanga 20 ezisinga okuba ez’ebbeeyi. Mmotoka zino ku ngulu oziraba ng’eza bulijjo kyokka munda ttanka ennwaanyi eziwedde...
OBADDE olimanyi nti bannaddiini n’ababuulira enjiri mu Uganda be bamu ku basinga okusasulwa mu nsi eno! Era nga munnaddiini atasasulwa bulungi w’akolera...
ABAZIRA abasoba mu 300 be bagenda okwambazibwa emidaali leero ku mikolo gy’abazira ba Uganda egigenda okubeera ku kisaawe ky’essomero lya Katwe P/S mu...
ABALINA ebibanja ku ttaka lya Kabaka e Kyaggwe ne Kyaddondo, emitima gibasula ku mitwe olw’engeri eyeeraliikiriza eyitiddwaamu okuwandiisa ebibanja ne...
Olugero olugamba nti, ‘Emmese bw’ewangaala erwa ddaaki n’erya ku ddiba lya kkapa’, lutuukira bulungi ku Justine Kasule Lumumba, eyasikira John Patrick...
Nnagenze ku mudaala okugula ennyaanya za 200/-. Nabadde n''ekinusu akya 100/- n''ebinusu ebya 50/- kyokka omusuubuzi ebinusu ebya 50/- yabigaanyi!
ENJOGERA egamba nti obulema si buteesobola etuukira bulungi ku mulongo Annet Babirye Luwambo omutuuze w’e Bunnamwaya mu Wakiso, olw’engeri gy’akolamu emirimu...