OKOZESA emisubbaawa? Omanyi akabi k’olimu eka ewuwo? Poliisi ezikiriza omuliro mu ggwanga omwaka oguwedde yafuna obubenje bw’omuliro 963, naye ng’ettundutundu...
ATAAKULABA akunyooma naye eyalaba ku kkampuni ya Sembule mu myaka gya 1970, 1980 ne 1990 ng’etinta n’ogisanga ne kaakati ng’eringa muzimu olw’amaanyi agagiweddemu...
KIKYETAAGISA okwonoona obulindo bw’ensimbi okutegeka embaga ennene? N’omala ebiseera ng’osonda ssente zonna n’ozisaasaanya ku lunaku lumu oluusi ng’opangisa...
OMUSAJJA Godfrey Wayama amaze ebbanga ng’aganzika muka munne mu nsiko, obusajja bwe buvunze n’aliyita eddogo okukkakkana nga bamuliisizza akawundo n’okumunywesa...
OYINZA okufumintiriza engeri Ssekukkulu y’omusibe? Omugenzi Nelson Mandela akunyumiza engeri gye baakuzangamu Ssekukkulu ng’ali mu kkomera okumala emyaka...
ENJOVU teremererwa masanga gaayo kuba omukazi muzibe aleze abaana abasoba mu 12 yadde kati alinawo munaana.
Omukolo gw’omwana ow’emyaka omukaaga, eyakubye muto munne ow’emyaka esatu embaga gwajagalazza ekyalo era y’embaga y’omwaka e Busoga!
GUNO mulundi gwakusatu okuva mu 2009 ng’akatale ka Park Yard gakwata omuliro emmaali y’abasuubuzi n’esaanawo.
OKUZIIKULA omufu wano mu Uganda, musango muloope! Okuggyako mu mbeera eteebeereka ate nga ne poliisi emaze okukuwa olukusa, tewali muntu akkirizibwa kutaataaganya...
MMWE eyo amazzi gagula mmeka? Gakyalabika? Enkuba bw’etetonnya mukola mutya? Tuli mu nnaku nkulu naye ebbula ly’amazzi mu bitundu bya Kampala n''emiriraano...