ENVIIRI zo zaava ku mufu ki?’ Kino ky’ekibuuzo kye baabuuzanga abakazi ku mulembe gwa Idi Amin ng’enviiri abakazi ze bagula okwambala zaakatuuka mu Uganda....
Omusaayi oguli mu bulwaliro obutono mu ggwanga kizuuliddwa nti guterekebwa mu mbeera embi ennyo ekiguviirako okuvunda.
ABAKAZI abakadde obasanga bafukamidde, amabeere geewuuba nga bwe banaaba otuzzi otwokya ng’olweje!
ABANTU nkuyanja beeyiye e Namugongo ku lunaku lw''Abajulizi! Buli mwaka, omuwendo gw’abantu abalamaga e Namugongo gweyongera, naye lwaki? Bonna eddiini...
TUNUULIRA Musambwa, akazinga akasirikitu mu nnyanja Nalubaale akajjudde entiisa!
TUNUULIRA kalina ey’ebyafaayo eyazimbibwa mu kadongo ne bbulooka ez’ettaka!
Abantu 6 be baakafa, abalala 7 bagudde eddalu mu famire emu, bo bakitadde ku nkaayana za ttaka
Ennaku zino abaana abazaalibwa n''ekirwadde ky''enkizi n''okuzimba omutwe beeyongedde. Era bw’oba ozadde omwana n’atabaako bulemu ggwe weesuneko.
Kati omuntu olukutuka abeejaga okumukolamu ssente ne balabika!
OLUMU nga tannawummula mirimu gye, Leticia Mukasa Kikonyogo yaliko omuntu owoomukaaga asinga obukulu n’ekitiibwa mu Uganda!