Bw'onywa soda ebiseera ebisinga ekikuggyira mu bwonga kufuna w'okasuka akacupa kuba omugaso gwako guba guweddewo kyokka waliwo abayizi abanoga ssente mu...
Akatale ka myaka 90 wabula tekalina mifulejje wadde bakasitoma we bayita.
Nakolerera okuva mu kukozesebwa era mu myaka ena nnali nneekozesa ku mulimu gwe nasomerera.
Entegeka y'omudaala gwo y'esalawo bakasitoma n'e ssente by'ofuna olunaku
Kola amanda mu mabanda ofune ekiwera nga bw'okuuma obutonde bw'ensi
Ennaku zino abantu bangi bagamba nti, baagala okukola naye tebalina kapito gwe batandisa mirimu kyokka nga bw’otunuulira ebibeetoolodde yenna kapito gw’otosobola...
EBBULA ly’emirimu terikosezza bakulu bokka wabula n’abato naddala abawala bakwatiddwaako ekibaleetedde okubaako kye bakola okweyimirizaawo.
EBBULA ly’emirimu bwe lyeyongedde mu ggwanga n’abantu ne bongera okuyiiya nga bakozesa ebintu ebibeetoolodde bangi bye balaba nga kasasiro.
EYATANDIKIRA mu kutunda obukota bwa ndiizi obubiri kati ab’omu katale k’e Nakawa bamweyitira ‘musiga nsimbi’.