TOP

Yiiya Ssente

Okutunda apo nkuguzeemu embuzi era sejjusa...

Nasooka kusiika capati e Iganga ne nzija e Kampala okutunda apo mwe nfuna 200,000/- omwezi era nguzeemu embuzi ate ndi musanyufu.

Ebbumba eryenyinyalwa abasinga lintambuzizza...

Bulikye mmumba nkijjuukirirako maama eyambeererawo mu bulamu kyokka n'atabaawo kugabana ku ntuuyo ze.

Weenogere ssente ng’oyongera omutindo ku...

Buli kintu ekiva ku mmotoka tokisuula kuba kirimu ssente ssinga olowooza n'obyongerako omutindo.

Nnava mu buzimbi okuwagala amajambiya era...

Omulimu oguyingiza ssente buli lunaku gunzirizza essanyu mu maka era sejjusa kuva mu buzimbi.

Wuuno omukyala avuga ekimotoka ekikola enguudo...

Okuvuga mmotoka ezikola enguudo kundabisa bangi ng'omukazi nnakapanka naye nze mwe nfuna ssente ezimbeezaawo n'abaana bange.

Kulisipu ze nsiika mu ndiizi mwe nafuna ebsiale...

Okusoma ebya bizinensi nalina kusiika kulisipu za ndiizi ne nsoboa okusasula fiizi.

Nkalakata byennyanja ne nyinyuka na 30,000/-...

Okukolokota ebyennyanja kintuusizza ku birungi ng'ate sissaamu kapito era sijulirira kugula mudaala.

Anoonya omulimu gezaako okukola amanda mu...

Abavubuka bangi bakaaba emirimu kyokka nga kasasiro abunye buli wamu ate nga ajjudde zaabu. Mugezeeko tojja kwejjusa.

Fiizi nzikoze mu misubbaawa na bitabo

Ebbula lya fiizi naligaana okunnemesa okusomerera obwayinginiya bwe nali njagala

Ssente ze nkoze mu bulambuzi tezinjuliriza...

Okutambula kulaba okudda kunyumya wabula John Ssempebwa yasalawo okukoppa n'okussa mu nkola bizinensi kati emuyimirizzaawo ey'okufuula amaka ge ekifo eky'obulambuzi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM