TOP

Yiiya Ssente

Ebyokuzannyisa by’abaana mwe nfuna ssente...

Okukola ebyokuzannyisa by'abaana kintadde ku ddaala kati nneekozesa n'okuweerera bato bange

Obutasoma tekitegeeza kufa bwavu

Sisinkana Famba Mudhasi eyagaana obutasoma okumukuumira mu bwavu n'ayiiya omulimu okusinziira ku bwetaavu obwaliwo kati asekera mu kikonde

Kabalagala gwe tukola tussaamu vanilla ne...

Abayizi ba yunivasite ya Makerere bakoze kkampuni esiika kabalagala gwe bassaamu vanilla akatale ne kabalemerawo

Mukozese bye muyize okukola kkampuni ezammwe...

Abayizi ba yunivasite ya Makerere bakubiriziddwa okukozesa amagezi ge bafunye okutandika kkampuni ezaabwe baleme okunoonya emirimu

Muweereze Bannayuganda nga temubanyunyunta...

Minisita wa tekinologiya, Frank Tumwebaze asabye aba kkampuni z'amasimu okukomya okunyunyuta Bannayuganda nga bayita mu kubaguza data ne airtime kyokka...

Abawala abazaala nga tebanneetuuka e Kamuli...

Abazaala nga tebanneetuuka e Kamuli basomeseddwa emirimu eginaabayamba okulabirira abaana ababazaalamu be babalekera

Obwakiggala tebunnemesa kukola bimotoka

Omwana Ibrahim Mirimo 12, kiggala agaanye okulemererwa okutuukiriza ekirooto kye era agamba nti, wadde alina okusoomoozebwa kunene asuubira okubeera yinginiya...

Bannamakolero aboolesa e Lugogo beemulugunya...

Aboolesa e Lugogo beemulugunya olw'abantu abajja okulaba obulabi bye balina nga tebagula

Abakulembeze b’abakyala mwetabe mu misomo...

ABakulembeze b'abakyala mujjumbire emisomo nga bwe mukubiriza ne be mukulembera muleme okweyagaliza mwekka

Ab'e Kinnawataka batandise emirimu eginaabagobako...

Abakyala b'e Kinnawataka mu munisipaali y'e Nakawa obwavu babugobye na kukola byamikono

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1