TOP

Yiiya Ssente

Abasuubuzi balumiriza Meeya okubasibako abatundira...

Abasuubuzi b'e Kyaliwajjala basonze ku bakulembeze baabwe okulemeza abatundira ku nguudo ekibalemesezza okutunda ng'ate bawa empooza.

Balumiriza Ssentebe wa Goma Division okulemesa...

Balumiriza Ssentebe wa Goma Division okulemesa enkulaakulana ya katale kaabwe

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto wa Kaloti okulwanyisa ekifu n'okugumya abasirikale b'omubiri

Muwonge alonda kasasiro n’amukolamu engatto...

Muwonge alonda kasasiro n’amukolamu engatto

Muve ku bibangirizi by’enguudo – UNRA

Abatuuze n’abasuubuzi abakolera mu bibangirize by’enguudo mu Bweyogerere basabiddwa okubisenguka ng’ekitongole kya UNRA tekinnabakwasa maanyi.

By'oba okola okufuna mu mobayiro mmane

Nkola 500,000/- omwezi mu bizinensi ya mobayiro mmane ekinnyambye okutandika bizinensi y’okusuubula amasimu.

Ab’e Kira bafunye akatale k’abalimi akapya...

Akatale akapya akanaabeeramu abasuubuza ab’ebirime e Kira kawadde abalimi essuubi ery’okuyingiza ku ssente eziwera mu nsawo olw'omutindo kwe kazimbiddwa....

Okukola engatto kunneerabiza ennaku y’okunoonya...

Okutunga engatto nasooka kuddaabiriza nkadde, bakasitoma ne bansaba okubatungira obugatto era natandika na za lugabire. Eyatandika ne 60,000/- kati nkolera...

Okusiika capati nkusomesaamu bato bange

Okusiika capati kuvaamu ssente ng'ate toteekamu kinene.Ndabirira maama, baganda bange n'okupangisa we nsula.

Emberenge zamponya okusabiriza

Emberenge nzikolamu amagoba nga ntaddemu kitono, ate ne zintuusa ne ku mulimu omulala mwe nfuna ssente.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM