TOP

Bankubakyeyo abajja ku Ssekukkulu mwegendereze

Added 11th December 2011

SSEBO BUKEDDE, Omwaka nga guggwaako bankubakyeyo n’abantu abalala bangi bakomawo mu ggwanga okuwummulako n ‘okulaba ku b’eng’anda zaabwe.

SSEBO BUKEDDE, Omwaka nga guggwaako bankubakyeyo n’abantu abalala bangi bakomawo mu ggwanga okuwummulako n ‘okulaba ku b’eng’anda zaabwe.

Wabula obuzibu bwakuba nti bwe batuuka kuno ne batandikaokuyiwayiwa ssente ku bawala be balaba nga beerabidde nti bangi ku bano babanoonyako ssente.

Abamu ku bano baba n’amaka gye bava oba kuno ekiyinza okubasuula mu buzibu.

Ennaku zino nga n’akawuka ka siriimu kakyegiriisa ekisusse kirungi okwekuuma nga bw’okuuma ab’omu maka go kuba buli lwe weegatta n’omu ku bawala bano oba weegasse ne baganzi be bonna b’ayagala.

N’olwekyo mwegendereze abawala bano musigale nga muli balamu oba bwe muba temusobola waakiri mukozese obupiira bukalimpitawa mutaase abaagalwa bammwe.

Sarah Kajoba, Ndeeba.

 

Bankubakyeyo abajja ku Ssekukkulu mwegendereze

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....