TOP

Temukozesa bifaananyi ku mikolo gya kwanjula

Added 6th August 2013

ENNAKU zino obutabanguko mu maka bungi naye oluusi obuzibu buva ku ffe abakulu.


 

 

 

 

 

ENNAKU zino obutabanguko mu maka bungi naye oluusi obuzibu buva ku ffe abakulu.

Ndabye emikolo mingi nga egy’okwanjula ng’abantu baleese kifaananyi nga nnannyini mukolo taliiwo.

Mazima kino kikyamu nnyo kuba okakasa otya nti ddala omuntu oyo yakkirizza? Abamu bafere nga baagala kubba bannaabwe.

Abazadde mulina okusooka okwetegereza omwana wammwe gy’agenda okufumbirwa.

Muwala wammwe ayinza okumuyiwa n’aswala mu banne ne yeekyawa. Waakiri mugumiikirize emikolo mugikole ng’omwami afunye obudde.

Okupapa olw’okuba mulowooza afunye omusajja alina ku ssente kiyinza okumuleetera ebizibu oluusi omuli n’okufa.
Jane Nakitto,
Makindye.

Temukozesa bifaananyi ku mikolo gya kwanjula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emirango n'ebiwoobe bibuuti...

Emirango n'ebiwoobe bibuutikidde lutikko e Lubaga mu kuziika Ssaabasumba Lwanga

Omukolo gw'okuziika Ssaabas...

Omukolo gw'okuziika Ssaabasumba Lwanga mu bifaananyi

Paapa alonze Bp. Ssemwogere...

Paapa alonze Bp. Paul Ssemwogerere, ow'essaza lya Kasana - Luweero okubeera Ssaabasumba w'essaza lya Kampala ow'akaseera....

Paapa akungubagidde Ssaabas...

Paapa akungubagidde Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ng'ono obubaka obukungubaga abutisse omubaka we mu Uganda,...

Omulangira Ssimbwa

Omulangira Ssimbwa eyasimat...

Omulangira Arnold Ssimbwa afudde. Ono ye Muzzukkulu wa Ssekabaka Muteesa II omukulu era y'omu ku baasimattuka akabenje...