TOP

Temukweka babbi

Added 16th April 2014

ABAKYALA abalina abaami abamenyi b’amateeka muleme kubakwekwe. Bagenda ne batemya ku poliisi ku bantu be bateebereza okuba abamenyi bamateeka kyokka bwe batuuka mu maka gaabwe okunoonyereza ng’abakyala babakweka.ABAKYALA abalina abaami abamenyi b’amateeka muleme kubakwekwe. Bagenda ne batemya ku poliisi ku bantu be bateebereza okuba abamenyi bamateeka kyokka bwe batuuka mu maka gaabwe okunoonyereza ng’abakyala babakweka.

Kino oluusi kye kivuddeko obumenyi bw’amateeka okugenda mu maaso kuba amazima abakyala
bagakwekka. Nsaba poliisi abakyala abagezaako okubikkirira abaami baabwe nabo babakwate
bavunaanibwe kuba baba batulemesa okutereeza ekitundu.

Singa omukyala agezaako okumubikirira n’abalemesa okwaza ennyumba mukikole ku kifuba okuzuula ekituufu.

Ennaku zino abakazi nabo bayaaye tebakyalina mazima kuba bangi be bakwatira mu bubbi.
Henry Kalyango,
Kireka.

Temukweka babbi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fred Bamwine ng’akwasa Ndisaba ekitabo ky’ensonga z'e Mukono.

Ndisaba akwasiddwa ofiisi

Bya JOANITA NAKATTE                                                                                           ...

David Kabanda (ku ddyo) omubaka wa Kasambya, Haji Bashir Ssempa Lubega owa Munisipaali y’e Mubende ne Micheal Muhereza Ntambi, ssentebe wa disitulikiti y’e Mubende nga bawayaamu.

Abaalondeddwa ku bubaka mu ...

ABAAWANGUDDE ebifo by’ababaka ba palamenti ku kaadi ya NRM mu konsitityuwensi ez’enjawulo mu Disitulikiti y’e Mubende...

Matia Lwanga Bwanika owa Wakiso.

Ssentebe afunira mu nsako

Eyali Sipiika wa Jinja munisipaali oluvannyuma eyafuulibwa City, Moses Bizitu yategeezezza nti bassentebe ba disitulikiti...

Bakkansala ba Kampala nga bateesa mu City Hall gye buvuddeko.

Omusaala ogulindiridde aba ...

Bya MARGARET ZALWANGO OKULONDA kwa bassentebe ba Disitulikiti, bammeeya b'ebibuga (cities) ne bakkansala b'oku...

Omulabirizi Luwalira ng'asimba omuti.

Ekkanisa ne bwekwata omulir...

Omulabirizi w'e Namirembe, Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira agumizza Abakristaayo nti wadde sitaani asiikudde...