TOP

Amasomero mugafunire ebikozesebwa ebimala

Added 9th June 2015

NSABA abavunaanyizibwa ku byenjigiriza ku disitulikiti okufaayo okulaba ng’amasomero galina ebikozesebwa.

NSABA abavunaanyizibwa ku byenjigiriza ku disitulikiti okufaayo okulaba ng’amasomero galina ebikozesebwa.

Amasomero obutaba na bikozesebwa kye kimu ku bisuula abayizi. Baba bandiyise wabula olw’okuba tebamanyi bye basoma bwe bifaanana oba bwe bikolamu, babikwata bukusu ate ng’awo kyangu
okubyerabira.

Ekikwasa ennaku ate oluusi abayizi abo bababonereza olw’okugwa ebigezo. Ennaku zino Gavumenti yalagira abayizi bonna okuva ku S1 okutuuka ku S. 4 okukola amasomo ga ssaayansi naye ekyennaku amasomero agamu tegalina na bizimbe bya laabu bayizi mwe basomera.
Bwe kiba tekisoboka abayizi temubassaako masomo ago.
John Kituuka, Mpigi.

Amasomero mugafunire ebikozesebwa ebimala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Joseph Kyakuwadde ng'asomesa mu Mmisa.

Abantu mweggyemu emitima eg...

Abantu mweggyemu emitima egy'obuggya, fitina n'obukyayi kuba bizing'amya  enkulaakulana y'ebitundu.  Fr. Joseph...

Ab'ekitongole ekya Jjaja Foundation nga bakwasa abakadde obuyambi .

Abakadde 200 badduukiriddwa...

ABAKADDE 200  ku byalo eby'enjawulo mu ggombolola y'e Bulamagi mu disitulikiti y'e Iganga badduukiriddwa n'emmere, ...

Amaka ga Bachina ge babbyemu ssente.

Poliisi enoonya abanyaze Ab...

OKUTYA kujjudde mu maka e Kyambogo awaali  obunyazi gye baagezaako okutuga munnansi wa China ne banyaga ssente ...

▶️ Omukugu akulaga engeri g...

▶️ Omukugu akulaga engeri gy'oyinza okukozesa ekiseera kino ekya Covid n'okyusa obulamu.

Akola ensawo mu mpapula.

▶️ Akeezimbira: Yiga okukol...

▶️ Akeezimbira:  Mu kanyomero kano aka weekolere yiga okukola ensawo mu mpapula oyoole ensimbi. Guno omulimu oyinza...