America ne Russia bwe ziyuzizza Ukraine

LABA Ukraine by’eyiseemu mu mwaka omulamba ng’erwana ne Russia. Okuva nga 24 February, 2022 okutuuka leero nga 25 February, 2023 bannansi ba Ukraine bafudde, bakaabye olw’ebintu byabwe ebitokomose abalala ne badduka mu ggwanga ng’ebitundu ebisinga kati oyinza kubiyita matongo.

America ne Russia bwe ziyuzizza Ukraine
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

LABA Ukraine by’eyiseemu mu mwaka omulamba ng’erwana ne Russia. Okuva nga 24 February, 2022 okutuuka leero nga 25 February, 2023 bannansi ba Ukraine bafudde, bakaabye olw’ebintu byabwe ebitokomose abalala ne badduka mu ggwanga ng’ebitundu ebisinga kati oyinza kubiyita matongo.
Laba ebifaananyi bino olabe naawe ekyandikoleddwa okukomya olutalo oluduumirwa Bapulezidenti babiri okuli Volodymr Zelenskyy owa Ukraine ne Vladimir Putin owa Russia. Abalala abalulimu ge mawanga g’abazungu agakulembeddwa Amerika okuwagira Ukraine