Mu baakwatiddwa mwe muli n'abasawo ababadde batambulirako nga okuyita ku misanvu gya poliisi kubeera kusiitaana so nga n'ezimu ku mmotoka nga ambyulensi ezibadde zisaabaza abantu zikwatiddwa.

Owa bbooda ng'agezaako okwewozaako

Omuserikale ng'ayimiriza ambyulensi

Ono yagezezzaako okwewozaako nga buteerere

Omu ku baserikale abaabadde bakebera abantu yalabiddwaako ng'aliko essimu gy'akuba

Omuserikale nga yeekebejja ekiwandiiko omusaabaze kye yamuwadde


Emisanvu egyateereddwa mu kkubo

Omuserikale nga yeetegereza owabbooda eyabadde aweese omusaabaze
