Ebifaananyi

Ebifaananyi 11 ku nkuba efudembye akawungeezi ka leero ku Ssande mu kibuga Kampala

ENKUBA efudembye akawungeezi ka leero evuddeko amazzi okwanjaala mu luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja.

Ebifaananyi 11 ku nkuba efudembye akawungeezi ka leero ku Ssande mu kibuga Kampala
By: Stuart Yiga, Journalist @New Vision

Amazzi gasinze kutataaganya mmotoka, ppiki n'abatambuza ebigere mu bitundu okuli Nakawa-Kyambogo, ne Banda.

Bo abamu ku babadde basiseeyo amasimu gaabwe okukwata amazzi bawuliddwako nga balaajana oluvannyuma lw'ekibinja ky'abavubuka ababadde beefudde abayambi, okugababbako.

Abantu nga beggamye enkuba ku mafuta agamu e Nakawa

Jjaamu ku Ssande!!!

Jjaamu ku Ssande!!!

Abakyala bano baasazewo kwebikka buveera nga minvuuli zibuze

'Mpeeka bwe tusala tuteese, ono omukyala ndowooza eby'okulinnya mu mazzi yabadde taabisobole n'asalow bamusitule

Amazzi gasaze wonna

Amazzi gasaze wonna

Ono tetwategedde oba yabadde apaakinze mmeeri oba mmotoka!

N'omuntu akuyamba okusala amazzi nga bw'akukwatirira taba mwangu!!

Owabbooda ng'agezaako okusaza ekyuma kye

Ndowooza guno gwe bayita omwoyo gwa Buganda ogutafa!

Tags:
Ebifaananyi
Enkuba