Ku mayiro mukaaga ku luguudo lw’e Gayaza ne ku mbuzi amazzi gaayanjadde mu
luguudo wakati ekyavuddeko akalipagaano k’ebidduka ng’abamu ku bantu

Ppiki nga bagiggya mu mazzi ku lw'e Gayaza

Omuvubuka ng'ataasa owa bbooda oObutagwa mu Mazzi Ku 6 Ku Luguudo Lwe Gayaza (1)

Omukadde nga bamusomoosa amazzi Ku Mukaaga Ku Luguudo Lw'e Gayaza

Ono yalabye taabisobole n'asaba bamusitule

Aba bbooda nga beeyamba

Ono omuvubuka eyeekwatiridde amazzi agatya nga atali musajja!

Bano amazzi tebaagasimattuse gaabakubye ennume y'ekigwo!

Omusabaze ng'ataasa Owa BodaBoda

Bano Nga Beeripye Ku Takisi Ku 7 Ku Luguudo Lwe Gayaza

Omuvubuka Enkuba Yamusanzeyo N'abulwa Wayita

Ono baamuggye mu mazzi ng'awunze