Ebifaananyi

Omulangira Wasajja ng'atongozza okugaba omusaayi mu Kyaddondo mu bifaananyi 6

ENTEEKATEEKA y'Obwakabaka okukung’aanya omusaayi mu ssaza ly'e Kyadondo yatandise eggulo okwetooloola ggombolola zonna ezikola essaza lino.

Omulangira Wasajja ng'atongozza okugaba omusaayi mu Kyaddondo mu bifaananyi 6
By: Dickson Kulumba, Journalist @New Vision

Omukolo omukulu gwabadde mu ku Bwaise Growers e Bwaise mu ggombolola y'e Kawempe.

Ababbooda baagabye omusaayi era Omulangira David Wasajja ye yabadde omugenyi omukulu eyatongozza enteekateeka eno. Tukuleetedde ebyabaddeyo mu bifaananyi.

Omusawo Ng'amuggyako Omusaayi.

Omusawo Ng'amuggyako Omusaayi.

Omulangira ng'abamuggyako Omusaayi.

Omulangira ng'abamuggyako Omusaayi.

Omulangira Ng'alaga Bbaluwa Ekakasa Nti Awaddeyo Omusaayi Gwe.

Omulangira Ng'alaga Bbaluwa Ekakasa Nti Awaddeyo Omusaayi Gwe.

Abamu Ku Babbooda Abaawaddeyo Omusaayi Eggulo.

Abamu Ku Babbooda Abaawaddeyo Omusaayi Eggulo.

Omulangira Wasajja Ng'abuuza Ku Basawo.

Omulangira Wasajja Ng'abuuza Ku Basawo.

Omulangira Ng'alamusa Ku Mmeeya Emmanuel Sserunjogi

Omulangira Ng'alamusa Ku Mmeeya Emmanuel Sserunjogi

Tags:
Musaayi
Bwakabaka
Buganda
Kugaba
Mulangira
Wasajja David
Red cross
Ssaabasajja Kabaka
Mengo
Kawempe
Mmeeya Sserunjogi

Emboozi Ezifanagana