Agataliikonfuufu ABATUUZE BATIMPUDDE ABAKOZI BA UMEME

Abakozi ba UMEME bataddeko kakokola tondeka nnyuma Abatuuze ku kyalo kiruku mu district eye Buikwe bakakkanyeko ne babakasuukirira amayinja wamu n'okwonoona emmotoka z'ekitongole gyebabadde bagenze okukola ebikwekweto ku babbirira Amasanyalaze n'okugakozesa mu bukyamu

Agataliikonfuufu ABATUUZE BATIMPUDDE ABAKOZI BA UMEME
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Aba UMEME balulua. #Abatuuze babatimpudde