Ebifaananyi

Agataliikonfuufu: ABALIMI B'EMMWANYI BALAJAANA ZIDIBIDDE MU SITOOWA

Ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mmwaanyi ekya UCDA bagaanyi okusumulula ebyuma by'emwaanyi mu masekkati g'eggwanga nga abasuubuzi ne bannanyi byo bwe babadde basaba.Wolabira bino ng’abantu batubidde n’emmwaanyi mu sitoowa zebaali balowooza okuggyamu ffiizi z’abayizi

Agataliikonfuufu: ABALIMI B'EMMWANYI BALAJAANA ZIDIBIDDE MU SITOOWA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Abalimi n'abasubuula emmwaanyi