Ttuntu ABAKUGU BALAZE OKUTYA OBUWUKA OBUSIRIKITU {Bacteria} TEBUKYAWULIRA DDAGLA

Abakugu mu ndwadde eziretebwa obuwuka obusirikitu {Bacteria} balaze okutya olwobuwuka buno okwongera okweyubula nga kati erimu ku dagala eribujanjaba terikyakola. Bano kati bagala abantu betanire amalwaliro omuli abasawo abalina obukugu obumala okusobola okufuna edagala etuufu.

Ttuntu ABAKUGU BALAZE OKUTYA OBUWUKA OBUSIRIKITU {Bacteria} TEBUKYAWULIRA DDAGLA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
##Agataliikonfuufu ##Agabuutikidde ##NewVision ##ttuntu ##Bacteria #Tebuukyawulira Ddagala