Ebifaananyi

Naye abaana ba bbooda mufa ki n’ensi?

Ensobi ababbooda ze bakola ku makubo mu kutikka eby'amaguzi ne ziviirako n'abamu okufiira mu bubenje mu makubo tuzikuraze mu bifaananyi bitaano 

Naye abaana ba bbooda mufa ki n’ensi?
By: Moses Lemisa, Journalist @New Vision

ABAGOBA ba bodaboda ensobi ze bakola mu bugenderevu ezisobola okuvaako obubenje ku nguudo ez’enjawulo n'ekiviirako abantu okufuna ebisago eby'olubeerera n'okufiirwa obulamu. 

Owa Boda Boda ng'attise Ebyuma Ebiwanvu Ebiyinza Okuvaako Akabenje e Mpererwe mu munisipaali y'e Kawempe.

Owa Boda Boda ng'attise Ebyuma Ebiwanvu Ebiyinza Okuvaako Akabenje e Mpererwe mu munisipaali y'e Kawempe.

Bano bangi ensangi zino batikka kabindo nga n’ebintu ebimu ebyanditeekeddwa ku mmotoka bo babyetikka ku ppiki zaabwe era abamu bazze bakola obubenje ku nguudo ez’enjawulo.

Ono Yasangiddwa Ku Luguudo Lw'e Luweero Ng'atisse Ebitereke N'omusaabaze

Ono Yasangiddwa Ku Luguudo Lw'e Luweero Ng'atisse Ebitereke N'omusaabaze

Yabadde aweese amagi n'omusaabaze ku lw'e Ssemuto.

Yabadde aweese amagi n'omusaabaze ku lw'e Ssemuto.

Abantu abakulu 5 ku bbooda emu! eeeh!1

Abantu abakulu 5 ku bbooda emu! eeeh!1

Tags:
Bbooda
Ebifaananyi
ensobi
kkubo
Luguudo
Baana ba bbooda