Kubamu akafaananyi nga bano be basawo b’osanze mu ddwaaliro! Ekif: Martin Ndijjo
Judith Babirye ng’ayimba ku Serena Hotel.
Enkuyanja y''abantu abeeyiye e Kololo okujaguza emyaka 50 egy''obwetwaze bwa Uganda
Ssekabaka Edward Muteesa II ng’ayaniriza Omulangira w’e Kent Edward ku kisaawe e Kololo mu 1962.
Golola nga bamwekebejja asobole okudda mu miguwa
Emyaka 50 egy''Ameefuga: Eby''entambula nga bwe byali mu myaka emikadde
PAUL Kikku owa Bugerere yasoose n’ajaganya mu lumeggana olusooka naye gye byaggweeredde....!
Omuwala wa Viva Stars ng’ayimba e Mukono. Ekif: Henry Nsubuga
Abaaliko bakatikkiro. Okuva ku kkono: Dan Muliika, Mayanja Nkangi ne Mulwanyammuli Ssemwogerere.
Kiprotich ng''atuuka ku kaguwa we yawangulidde emisinde gya Marathon ku Ssande