TOP

Yaaya eyatulugunya omwana asibiddwa emyaka 4

Added 15th December 2014

YAAYA, Jolly Tumuhirwe, eyatulugunya omwana wa mukama we asaliddwa ekibonerezo kya myaka 4 ng''ali mu nkomyo e Luzira.

 

BYA ALICE NAMUTEBI

YAAYA eyakuba omwana wabakamawe n'amutusaako ebisago ebyamaanyi asibiddwa emyaka 4.

Omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road, Lillian Buchana, y'akalize Jolly Tumuhirwe era n'alagira abaserikale b'ekkomera e Luzira okumuteekako eriiso ejjogi asobole okukozesa akaseera kano okukyusa mu nneeyiisa ye.

Bazadde b'omwana eyatulugunyizibwa nga bali mu kkooti

Jolly ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira e Luzira oluvannyuma lw'omulamuzi okumusalira ebibonerezo kya kusibwa myaka 4. EBIFAANANYI BYA ERIA LUYIMBAZI

Omulamuzi yagambye nti yadde nga Tumuhirwe agamba nti yali atulugunyizibwa bakama be, omwana Anella Kamanzi ow'emyezi 18 teyalina musango gwonna era nga okumubonereza olw'okubba bazadde be baali bamutulugunya yayolesa ettima eryamaanyi.

Ebirala ku Tumuhirwe

Omukozi eyatulugunya omwana bamugguddeko gwa kugezaako kutta

Yaaya eyatulugunya omwana gamwesibye mu kkooti

Omukozi naye alulojja; Kayihura alagidde okumuggya e Luzira

Minisita ayingidde mu by’omukozi eyatulugunyizza omwana

Omukozi w’awaka asse omwana wa mukama we

 

 

‘Nange omukozi yanzitira omwana wa myaka ebiri’

Poliisi yeekenneenya katambi k’omwana gwe baatulugunya

 

Yaaya eyatulugunya omwana asibiddwa emyaka 4

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Endabirira y'akamwa n'amannyo.

▶️ Olabirira otya akamwa n'...

▶️ SSAAYANSI W'OBULAMU; Olabirira otya akamwa n'amannyo.  

Yiga okukola emisubbaawa awaka.

▶️ Yiga okukolera emisubbaa...

▶️ Yiga okukolera emisubbaawa awaka ofune ensimbi.

Dr. Specioza Wandira ng'annyonnyola.

▶️ Dr. Specioza Wandira aku...

▶️ Dr. Specioza Wandira akubirizza abantu okugenda babageme Covid 19.

Natalie E. Brown

Omubaka wa Amerika mu Ugand...

OMUBAKA wa  Amerika mu Uganda Natalie E. Brown ayagalizza  Abasiraamu ekisiibo  ekirungi n'agamba nti kino kibeera...

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...