TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Weemalire ku kusinza Allah oyoole empeera

Weemalire ku kusinza Allah oyoole empeera

Added 21st July 2014

MU GU ku mirimu emirungi Omusiraamu gy’asaanye okukola mu mwezi guno ye Itkafu

 

Bya FAHAMI WASSWA
MU GU ku mirimu emirungi Omusiraamu gy’asaanye okukola mu mwezi guno ye Itkafu. Sheikh Muhammad Lugolobi,   owa ddaawa  mu mizigiti egy’enjawulo agamba nti Itikafu kwe kweyawula ku bantu n’ogenda mu muzigiti ng’omaliridde  kumalayo bbanga eryo lye weesalidde n’ekigendererwa eky’okusinza Allah, ng’omutendereza, omwebaza, osoma Kulaani, osaala, n’emirimu emirala.

Itikafu ekolebwa mu nnaku 10 ezisembayo Abudllah Bun Umar yagamba nti Nabbi Muhammad (S.A.W) yakolanga Itikafu mu nnaku 10 ezisembayo mu mwezi gwa Ramadhan.


Itikafu ekolebwa mu mizigiti gyonna mu nsi kuba Allah bwe yali atulagira okugikola mu Surati Bakara: 2:187 yagamba mizigiti.
Singa omuntu yeeyama nti alina okukola Itikafu n’atatuukiriza abeera n’ebbanja. Lumu Umar (R.A) yagamba Nabbi Muhammad (S.A.W) nti bwe yali tannasiramuka yeeyama okukola Itikafu ya lunaku lumu Nabbi Muhammad (S.A.W) yamuddamu nti tuukiriza obweyamu.
 tikafu ekolebwa abasajja n’abakazi, wabula omukyala omufumbo ekisinga obulungi asigale awaka w’aba akolera emirimu gya Allah.

         AKOLA ITIKAFU MALIRIRA
Bw’oba ogenda okukola Itikafu oteekedwa okumalirira, olina okubeera Omusiraamu, okwesalira ebbanga ly’ogenda okumalayo, okuba ng’otegeera bulungi.

BY’OTOKOLA MU ITIKAFU

1 Tokkirizibwa kwegatta mu bya mukwano ne mukyalawo.


2 Omukyala omufumbo asaba bba, kyokka bw’agaana towalaza mpaka, era bw’agenda mufuna empeera kyenkanyi. Atali mufumbo osobola okugenda ku muzigiti wabula bw’otya okufunirayo ebikemo sigala awaka.


3 Togenda na ngoye zikema basajja

Weemalire ku kusinza Allah oyoole empeera

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.