TOP

Teri Kasiimo, tulinawo ssente za mupiira guddako - URA

Added 6th March 2012

URA FC yeggyeeko ekikwa ky’okuwandukiranga ku luzannya olusooka mu mpaka za ‘Orange CAF Champions League’ naye abazannyi tebafunye kasiimo konna.

URA FC yeggyeeko ekikwa ky’okuwandukiranga ku luzannya olusooka mu mpaka za ‘Orange CAF Champions League’ naye abazannyi tebafunye kasiimo konna.

Abakungu ba ttiimu eno abaagaanyi okubaatuukiriza amannya, baategeezezza nti ekitongole (kye kisolooza omusolo mu ggwanga) kirinawo nsimbi za kusaasaanyiza ku mupiira guddako zokka.

URA yakomyewo eggulo okuva e Lesotho gye yalemaganidde 0-0 ne Correctional Services n’eyitiramu ku mugatte gwa 3-0. Nga March 24, URA ekyaza Djoliba eya Mali.

Omuteebo wa URA Robert Ssentongo

Teri Kasiimo, tulinawo ssente za mupiira guddako - URA

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mondo Mugisha ng’ayogera eri abaamawulire. Emabega be bakanyama abassiddwa ku kkanisa okukuuma. Tunuza kkamera y’essimu yo mu kalambe olabe vidiyo.

Pasita Ssenyonga mumuboole ...

Omusumba Mondo Mugisha y’omu ku bakungubazi abeetabye mu kukungubira Paasita Yiga Abizzaayo e Kawaala. Mu butaluma...

Kayanja ng'ali mu situdiyo ye.

Wuuno 'mutabani wa Nabbi Ka...

JOB Kayanja y’omu ku ba pulodyusa abeekoledde erinnya. Wadde abayimbi tebakyakola olw’omuggalo gwa ssennyiga omukambwe,...

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Paasita Kayiwa ayogedde ens...

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu....

Ekyatutte Paasita Bujjingo ...

Omusumba w’ekkanisa ya House of prayer Ministry International, Aloysius Bugingo yagugumbudde abantu abaavuddeyo...

Omugenzi Yiga yali ne Nabbi Omukazi.

Ebigambo bya pasita Yiga eb...

OMUSUMBA Augustine Yiga Abizzaayo ow’ekkanisa ya Christian Revival Church Kawaala abadde mwogezi akunkumula n’ennyenje...