TOP

Omuddusi amezze owoobuzito

Added 6th March 2012

OMUDDUSI Stephen Kiprotich, eyalemwa okuwangulira Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka ezaabadde e Tokyo ekya Japan omwezi oguwedde, bannamawulire abasaka ag’emizannyo bamugonnomoddeko engule.

Bya Lwanga Kamere

OMUDDUSI Stephen Kiprotich, eyalemwa okuwangulira Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka ezaabadde e Tokyo ekya Japan omwezi oguwedde, bannamawulire abasaka ag’emizannyo bamugonnomoddeko engule.

Mu lukiiko lwa bannamawulire bano abeegattira mu kibiina kya USPA, olwatudde eggulo ku Club Oasis e Lugogo, baalonze Kiproitich ku buzannyi bwa February.

Yavuganyizza n’omusituzi w’obuzito, Ismail Katamba  gwe yawangulidde ku bubonero 405- 400. Kiprotich (wansi) yawangula omudaali ogw’ekikomo mu misinde  egyo ate Katamba naye yasitukira mu gwa kikomo mu mpaka z’Abasiraamu e Saudi Arabia.

Abalala abaasimiddwa kuliko omuvuzi wa mmotoka Jas Mangat, abazannyi  ba ttena ey’ekyoya Margaret Nankabirwa, Shamim Bangi, n’abalala .

Stephen Kiprotich ng'adduka gye buvuddeko

Omuddusi amezze owoobuzito

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...