TOP

Eya Onyango eteebye 24-0

Added 6th March 2012

MUNNAYUGANDA Denis Onyango, eyali akwatira SC Villa ng''ewuttula Akol FC ggoolo 22-1 mu liigi mu 2003, afunye likodi endala mu ttiimu ye empya.

Bya Richard Mugerwa

MUNNAYUGANDA Denis Onyango, eyali akwatira SC Villa ng'ewuttula Akol FC ggoolo 22-1 mu liigi mu 2003,  afunye likodi endala mu ttiimu ye empya.

Mamelodi Sundowns, eyaakamukansa, yakomeredde Powerlines FC ggoolo 24-0 mu mpaka za 'Nedbank Cup' e South Afrika n'essaawo likodi y'okuwangulira ku ggoolo ennyingi mu Afrika. Wabula Onyango si ye yakutte.

Empaka zino ezisasulirwa banka ya Nedbank, zaakusirisizaawo okufaananako ‘Bell Uganda Cup mu Uganda’. Sundowns y'ekulembedde liigi ya South Afrika.

Emipiira gy'amawanga egya ggoolo ennyingi:

Apr 11, 2001: Australia 31-0 America Samoa
April 11, 2001: Australia 22-0 Tonga
November 24, 2000: Iran 19 -0 Guan
June 2, 2000: Iran 17-0 Maldives
August 25, 2007: Fiji 16-0 Tuvalu
Aug 25, 2007: Vanuatu 15-0 American Samoa
August 16, 1981: New Zealand 15-0 Fiji
June 11, 1997: Australia 13-0 Solomon Islands
April 7, 2001: Fiji 13-0 American Samoa
February 6, 2008: El Salvador 12-0 Anguilla

Onyango

Eya Onyango eteebye 24-0

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...