TOP

Bassita ba Villa bawenyeggera

Added 7th March 2012

ABAZANNYI ba Villa bana bakyakekejjana n'obuvune ekyolekedde okukosa 'foomu' yaayo wadde ng'abawagizi ebadde etandise okubawa ku kaseko nti ezze engulu. Ttiimu za supa ezirina abalwadde ze zino wammanga:

Bya Richard Mugerwa

ABAZANNYI ba Villa bana bakyakekejjana n'obuvune ekyolekedde okukosa 'foomu' yaayo wadde ng'abawagizi ebadde etandise okubawa ku kaseko nti ezze engulu. Ttiimu za supa ezirina abalwadde ze zino wammanga:

SC VILLA: Patrick Senfuka: alumizibwa ekiwato.

Apollo Kakaire: alumizibwa ekisambi, Philipo Gasana ne Moses Ndawula: obukongovvule bulwadde.

MAROONS: Alex Tuliraba (musujja).

BIDCO: Allan Oryek (vviivi).

Dumpson Ochaya (kakongovvule).

BUNNAMWAYA: Simon Serunkuma: (musujja).

UTODA: Aga Ronald: (kakongovvule).

Wycliffe Bayirese (vviivi)

PROLINE: Robert Wulube Lopida (binywa n'evviivi).

URA: Augustine Nsumba (musujja).

Bassita ba Villa bawenyeggera

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...