TOP

Blick anannyuka

Added 7th March 2012

KYAMPIYONI wa ddigi z'empaka mu ggwanga, Arthur Blick ayanukudde abawagzi abamupeeka okuwummula nga bagamba nti awedde ku mpagala.

Bya Hamid Kalanzi

KYAMPIYONI wa ddigi z'empaka mu ggwanga, Arthur Blick ayanukudde abawagzi abamupeeka okuwummula nga bagamba nti awedde ku mpagala.

Blick, eyaakalya engule y'eggwanga emyaka ena egiddiring'ana, agambye nti ku myaka 36, awulira akyalimu embavu kyokka nti omwaka guno bwe guggwaako, waakuwummula asoose yeejjanjabe evviivi eddwadde.

Kino kiddiridde omutindo omubi gwe yayolesezza e Busiika mu zagguddewo kalenda y'omwaka guno, Maxim van Pee mwe yamufuulidde ow'ebigere.

Blick anannyuka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...