TOP

Ssimbwa yeefukuludde n'addamu okutendeka Express

Added 5th May 2012

SAM Ssimbwa, abawagizi ba Express gwe baawemula n’agisuulawo, yeefukuludde n’addayo okugirwanirira.

Bya HUSSEIN BUKENYA

Lwakutaano mu liigi:
URA       1-1  Victors
Waters  2-1  Hoima/Busia

SAM Ssimbwa, abawagizi ba Express gwe baawemula n’agisuulawo, yeefukuludde n’addayo okugirwanirira.

Ssimbwa, agamba nti agenda kukola ekisoboka okulaba nga ttiimu ye edda ku ntikko gy’emazeeko omwezi gumu n’ennaku ttaano.   

“Sijja kuddamu kutya bivumo by’abawagizi kuba nnina ebigendererwa eby’okutuukiriza,” Simbwa bwe yagambye. Yayongedeko nti, “Kati nkola misana na kiro nzize ttiimu ku mutindo gw’ebaddeko etwale liigi.”

Ku Lwokutaano, URA yaggye Express ku ntikko oluvannyuma lw’okulemagana (1-1)ne Victors e Namboole.

Ssimbwa yeefukuludde n’addamu okutendeka Express

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bakunya omusajja eyabadde n'emmundu.

Bamukutte n'emmundu mu luki...

POLIISI ekutte omusajja eyabadde n’abawagizi ba Joe Biden n’emmundu ejjudde amasasi okumpi n’olukuggaana lwa Pulezidenti...

Dokita ng'agema omwana polio.

Polio taggwangayo - Dokita

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana...

Ababbi kkamera be yakutte nga banyaga edduuka e Bunnamwaya.

Kkamera zikutte ababbi nga ...

ABABBI balumbye edduuka ly’ebizimbisibwa e Bunnamwaya ne banyaga ebintu nga tebamanyi nti kkamera ezaabadde munda...

Abatuuze nga bali mu lukiiko.

Batabukidde omusamize mu lu...

ABATUUZE b’e Jjokolera mu ggombolola y’e Nangabo mu disitulikiti y’e Wakiso balumirizza omusamize okubateega n’abawamba...