TOP

URA esabirira ku buvune bwa Owen Kasule

Added 20th July 2012

OMUTENDESI wa URA, Alex Isabirye atuuyana zikala olw’abazannyi be empagiruwaga okuba n’obuvune.

Bya Hasfah SSONKO,  Dar es Salam

Lwakutaano mu za CECAFA:

URA – Ports 8:00, SS9 

Yanga – APR, 10:00 SS9 

OMUTENDESI wa URA, Alex Isabirye atuuyana zikala olw’abazannyi be empagiruwaga okuba n’obuvune. 

URA leero (Lwakutaano) ezannya Ports eya Djibouti mu guggalawo ekibinja A. Wadde nga baayitamu dda, obuwanguzi mu mupiira guno babwetaaga okwenywereza ku ntikko.

Nga beetegekera ‘quarter’ ku Mmande, Owen Kasule ne Yayo Lutimba balwadde sso nga Derrick Walulya ali ku kkoligo lya kaadi (tali mu gwa leero).

Isabirye, asuubizza enkyukakyuka mu gwa leero kisobozese abazannyi be abasookamu okuwummulamu.

URA esabirira ku buvune bwa Owen Kasule

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...

Fr. Dominic Kagoye  ng'akwasa Kironde (afukamidde wansi ) pikipiki gye baamutonedde,nnyina (mu gomesi) n'abaana be.

Omusomesa eyaziba amaaso ki...

Eyali Omusomesa wa Siniya okubala ne 'Physic's eyaziba amaaso mu ngeri eyewuunyisa ng'ali mu kibiina asomesa n'akubwa...