TOP

Ali Kitonsa akubye ku matu

Added 24th July 2012

EYALIKO emmunyeenye ya Cranes ne Express mu myaka gy'e 60 n'e 70, Ali Kitonsa, ali ku ndiri!

Bya HUSSEIN BUKENYA

EYALIKO emmunyeenye ya Cranes ne Express mu myaka gy'e 60 n'e 70, Ali Kitonsa, ali ku ndiri!

Kitonsa, 74, agamba nti y'alina likodi ya ggoolo ennyingi mu liigi, obulwadde bwamutandika wiiki ewedde bwe yagwa ekigwo mu maka ge nga 'sukaali' attuse ekimuviiriddeko omusujja n'omutwe ogw'amaanyi.

Mukyala we, Rehema Nantume ne Ntege Nyindo (amuyita kkojja) kati be bamujjanjabira awaka okuva mu ddwaaliro e Mengo gye yamaze ennaku ennya. Mu bitono bye yayogedde, Kitonsa yasabye obuyambi!

Ali Kitonsa y'ani?

  • Alina abaana 12.
  • Ye ssentebe wa Kironde zooni (Ndeeba).
  • Bulijjo akidding'ana nti y'akyasinze okuteeba ggoolo mu liigi ya Uganda (54) sso si Andrew Mukasa (45)
  • Y'omu ku baasooka mu Express nga yaakatandikibwawo mu 1959.
  • Mu 1968, yateebera Uganda ggoolo 6 mu ddakiika 45 n'esitukira mu Gossage Cup (kati  CECAFA).

 

Ali Kitonsa akubye ku matu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...