TOP

Engabi 'eridde' Empologoma

Added 2nd August 2012

BAZZUKULU ba Nsamba (Abengabi) eggulo baafulumye ekisaawe e Nakivubo nga basanyufu bya nsusso oluvannyuma lw’okumegga aba Namuguzi (Abempologoma) ku peneti 3-0.

Bya Lwanga Kamere

Mu gy’Ebika eggulo:

Ngabi Nsamba (3)0-0 (0) Mpologoma

Leero e Nakivubo:

Balangira - Ndiga, 10:00

BAZZUKULU ba Nsamba (Abengabi) eggulo baafulumye ekisaawe e Nakivubo nga basanyufu bya nsusso oluvannyuma lw’okumegga aba Namuguzi (Abempologoma) ku peneti 3-0.

Empologoma bakira eyeewulira eryanyi,  lyakomye mu ddakiika 90 olw’ennumba obwedda z’ekola kyokka ng’omukwasi wa ggoolo y’Engabi, Hamza Muwonge abaka mbake. Gwawedde 0-0.

Mu peneti, Ronald Kisekka, Majid Sserwadda ne Joachim Golola (Abempologoma) ezaabalemenye okunywesa ate Moses Lubega, Juma Lubega ne Moses Ndaula ne bateebera Engabi. Engabi yaakuttuna n’Emmamba Gabunga.

Engabi ‘eridde’ Empologoma

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...