TOP

Bobby asuubizza obuwanguzi e Namboole

Added 10th September 2012

BOBBY awadde Bannayuganda essuubi bw'ategeezezza nga Cranes bw’esobola okufuna obuwanguziku Zambia okugenda mu mpaka za Afrika.

Bya FRED KAWEESI

Zambia 1-0 Uganda

October 13 e Namboole:

Uganda - Zambia

BOBBY Williamson, omutendesi wa Cranes, yawadde Bannayuganda essuubi bwe yategeezezza nga Cranes bw’esobola okufuna obuwanguzi ne bugiyamba okugenda mu mpaka za Afrika.

“Tekigenda kutubeerera kyangu e Namboole naye ttiimu yange erina obusobozi okuyitawo kubanga tugenda kulumba bulungi ate nga eno bwe tuzibira,” Bobby bwe yategeezezza ng’omupiira guwedde.

Bobby yayanguye okwongerako n’ebyafaayo bya Cranes e Namboole nga bwe biri ebirungi.

“Tulina likodi ennungi awaka kyokka sigenda kukkiriza bazannyi bange kulowooza nti ebintu bigenda kuba byangu,” bwe yagasseeko.

Bobby agamba nti wadde nga teyafunye ggoolo ya ku  bugenyi gye yabadde asinga okwagala, musanyufu n’ekyo ekyavudde mu mupiira guno.

Cranes yeetaaga kuwangula ne ggoolo 2-0 bw’eba yaakuyitamu okugenda mu South Afrika okwetaba mu kikopo kya Afrika omwaka ogujja. Zambia ye kyampiyoni wa Afrika.

Bobby asuubizza obuwanguzi e Namboole

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paapa Francis nga yaakatuuka  mu Iraq ku Lwokutaano.

Engeri Paapa gye yeesitudde...

PAAPA Francis ‘Baba al Vatican' (nga bwe bamuyita mu Iraq) ku bugenyi obwebyafaayo mu Iraq yasisinkanye n'omukulembeze...

Catherine Namaato baamusala Catherine okutu ng’ava okukola..

Abakuba obutayimbwa basitud...

BANNAKYOTERA beeraliikirivu olw'akabinja k'abanyazi akateega abantu nga bava okukola ne babakuba obutayimbwa ku...

Ssebwana Kiberu (ku ddyo) ng’akulembeddemu Bannabusiro okukola bulungi bwansi e Kajjansi.

Ssebwana akuutidde abavubuk...

OMWAMI wa Ssaabasajja atwala Essaza ly'e Busiro, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza, akuutidde Abavubuka abaalondeddwa...

Abamu ku bavubuka abagambibwa okubbira ku bodaboda abakwatiddwa.

▶️ Akabinja k'aba bodabo...

AKABINJA k'ababodaboda ababbi katadde abasuubuzi mu Kampala ku bunkenke. Babbye ssente obuwumbi bubiri mu wiiki...

Omwami w’eggombolola y’e Ngogwe, Livingstone Kisekka (ali mu kyambalo okuli engabo) ng’alaga Omulangira Wasajja (mu ssuuti wakati)amakula ge baaleetedde Kabaka.

Wasajja ajjukiza Gavumenti ...

OMULANGIRA David Kintu Wasajja agambye nti Obwakabaka bwa Buganda bwennyamivu olwa gavumenti okuba nti ekyagaanye...