TOP

Rwanda ne Tanzania balwanira semi za CECAFA

Added 3rd December 2012

EMPAKA za CECAFA ezisasulirwa Tusker Malt Lager, zituuse ku luzannya lwa ‘quarter’. Emipiira 2 gye gizannyibwa mu kisaawe e Lugogo leero oluvannyuma lw’abategesi okuwummuza Namboole oluvannyuma lw’enkuba okukyonoona.

Bya Willams DAVID KIBANGA

Mu CECAFA (e Lugogo);

Burundi - Zanzibar, 10:00 

Rwanda - Tanzania, 8:00

Enkya e Namboole;

Kenya - Malawi: 10:00 

Cranes - Ethiopia 1:00 

EMPAKA za CECAFA ezisasulirwa Tusker Malt Lager, zituuse ku luzannya lwa ‘quarter’. Emipiira 2 gye gizannyibwa mu kisaawe e Lugogo leero oluvannyuma lw’abategesi okuwummuza Namboole oluvannyuma lw’enkuba okukyonoona.

Tanzania, esinza ggoolo ennyingi mu mpaka zino, ettunka ne Rwanda etendekebwa Micho Sredojevic eyaliko omutendesi wa Villa. 

Rwanda, eri ku buzibu okulemesa Mrisho Ngassa eyateebedde Tanzania ggoolo 5 nga bawuttula Somalia (7-0) ku Lwomukaaga. 

Mu mupiira omulala, Burundi etewangulanga ku kikopo kino, bubeefuka ne Zanzibar mu mupiira ogusuubirwa okunyumira abalabi olw’akawoowo ttiimu zombi ke zizannye mu gy’ebibinja. 

Bobby anaakyusa ttiimu:

Omutendesi wa Cranes, Bobby Williamson yandiwalirizibwa okukyusa mu ttiimu enkya nga Cranes ettunka ne Ethiopia. 

Agava mu nkambi galaga nti Said Kyeyune ne Nicholas Wadada bandisikira Denis Guma ne Geoffrey ‘Baba’ Kizito ababadde batandika mu gy’ebibinja. 

Cranes yawuttudde South Sudan ggoolo 4-0 ku Lwokutaano okukulembera ekibinja A.

Rwanda ne Tanzania balwanira semi za CECAFA

More From The Author

Ow

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...