TOP

Ssekaggya ayolesezza omutindo

Added 18th December 2012

Salzburg omuzannyira Ibrahim Sekaggya yayolesezza omutindo gwa waggulu nnyo oluvannyuma lw’okuwuttula Mattersburg ggoolo ( 7-0) mu liigi y’eggwanga.

Bya RICHARD MUGERWA

Ibrahim Sekaggya

Salzburg omuzannyira Ibrahim Sekaggya yayolesezza omutindo gwa waggulu nnyo oluvannyuma lw’okuwuttula Mattersburg ggoolo ( 7-0) mu liigi y’eggwanga. Salzburg yasigadde mu kifo kyakubiri n’obubonero 41 mu mipiira 20 gye yaakazannya.

Ttiimu ya Denis Onyango eya Mamelo¬di Sundowns yawuttudde eya Wits University ggoolo 2-0. Sundowns kati eri mu kifo kya 10 n’obubonero 17 mu mipiira 15 gye yaakazannya mu liigi y’e South Afrika. Wabula Onyango yabadde ku katebe eddakiika 90.

Ttiimu ya Posnet Omony, eya Black Leopard, yakiguddeko oluvannyuma lw’okukubwa Free State ggoolo 2-1. Black Leopard yazze mu kifo kya 12.


Ssekaggya ayolesezza omutindo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu