TOP

Ali Kitonsa asiibuddwa

Added 15th January 2013

ALI Kitonsa, eyaliko emunyennyeya Express ne Cranes yasiibuddwa mu ddwaaliro e Mulago gye yatwalibwa ng’atawaanyizibwa omusujja ogwamusannyalaza amagulu.

Bya HUSSEIN BUKENYA

ALI Kitonsa, eyaliko emunyennyeya Express ne Cranes yasiibuddwa mu ddwaaliro e Mulago gye yatwalibwa ng’atawaanyizibwa omusujja ogwamusannyalaza amagulu.

Yazziddwa mu maka gemu Ndeeba mu Lubaga ng’abasawo bwe bwe bongera okwekebejja omusaayi gwe.

Kitonsa y’ani?

1 Ye ssentebe wa Kironde Zooni mu Ndeeba.

2 Agamba y’alina likodi y’okuteeba ggoolo ennyingi mu liigi ya Uganda (54) sso si Andrew Mukasa (45)

3 Y’omu ku baasooka okuzannyira Express mu 1959.

4 Mu 1968, yateebera Uganda ggoolo 6 mu ddakiika 45 okutwala Gossage Cup (kati eyitibwa CECAFA). 

Ali Kitonsa asiibuddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...