TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Gwe baasinze mu mmotoka z'empaka yeekwasizza 'Banteze amayinja mu kkubo'

Gwe baasinze mu mmotoka z'empaka yeekwasizza 'Banteze amayinja mu kkubo'

Added 12th March 2013

OMUVUYO ogweyolekedde mu mpaka za SMC challenge Rally gwawalirizza omuvuzi John Consta Kalumuna eyaziyingira omwaka oguwedde, okutiisa okuzinnyuka nti lw’anasobola okutaasa obulamu bwe.

Bya HAMID KALANZI

Bwe baamalirizza

R. Sebuguzi

J. Mamgat

P. Lwakataka

D. Mubiru

C. Fitidis

OMUVUYO ogweyolekedde mu mpaka za SMC challenge Rally gwawalirizza omuvuzi John Consta Kalumuna eyaziyingira omwaka oguwedde, okutiisa okuzinnyuka nti lw’anasobola okutaasa obulamu bwe.

Kalumuna agamba nti kye yalabye mu mpaka ezaavugiddwa e Luweero, Mukono ne Wakiso ku wiikendi, kyamulaze nti mu muzannyo mulimu ab’emitima emibi.

Yagambye; “ Nasanze agayinja aganene mu luguudo olwayise e Kaleerwe, Namasumbi ne lufulumiramu e Busiika, ge natomedde mmotoka yange Subaru N8 n’eva ku luguudo, era mpanduka mu mpaka.”

Alumiriza nti amayinja gateereddwaamu abamu ku bavuzi abeetabye mu mpaka, kwabula buli muvuzi yagasanze.

Gwe baasinze mu mmotoka z’empaka yeekwasizza ‘Banteze amayinja mu kkubo’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ennyumba ya Nakiberu  eyakoneddwa.

Bakanyama bakoonye enju y'o...

OMUTUUZE ali mu maziga oluvannyuma lwa bakanyama okukkakkana ku mayumba ge ne bagamenya n’okwonoona ebintu bye...

Batwala ng’alaga ennyumba ye eyatundiddwa.

Omupangisa atunze ennyumba ...

Ssentebe wa disitulikiti alumirizza omupangisa okutunda ennyumba ye gy’abadde yamupangisa era olumaze n’asibamu...

Ttakisi yasibidde ku mulyango gwa ssomero.

Babiri bafi iridde mu kaben...

ABANTU babiri baafi iriddewo n’abalala musanvu ne batwalibwa mu malwaliro ag’enjawulo nga bafunye ebisago, ttakisi...

Eby'omulambo gwa Looya eyaf...

Bya Stuart Yiga OMULAMBO gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiiridde mu kkomera e Luzira ku Lwomukaaga oluwedde...

Kaweesa owa Lubaga (ku kkono) ne Tumusiime owa Kampala Central n’ekiwandiiko.

Bakoze lipooti ku kugwa kwa...

ABAVUBUKA ba NRM mu Kampala, nga bakulembeddwaamu Mahad Kaweesa eyakwatira ekibiina kya NRM bendera ku Bwammeeya...