TOP

Mangat avuganya ku ngule ya Afrika

Added 10th July 2013

KAFULU w'emmotoka z'empaka Jas Mangat alamuza ngule y'Afrika omulundi gwe ogusoose oluvannyuma lw'okufuna obubonero 58 mu mpaka za KCB Safari Rally ezaabadde e Kenya.



Bya HUSSEIN WASSWA

KAFULU w'emmotoka z'empaka Jas Mangat alamuza ngule y'Afrika omulundi gwe ogusoose oluvannyuma lw'okufuna obubonero 58 mu mpaka za KCB Safari Rally ezaabadde e Kenya.

Wadde Mangat yamalidde mu kifo kya 26, yakung’aanyizza obubonero 18 n’aweza omugatte gwa 58  nga kati asinga nantameggwa w’omwaka oguwedde, Omuzambia Essa Mohamedi, obubonero 8. 
 
Omuvuzi okuvuganya ku ngule ya Afrika, akung’aanya obubonero okuva mu mpaka ze yeetabyemu mu nsi ez’enjawulo. Mangat yakeetaba mu z’e Zambia, Tanzanie ne Kenya. 
 
Singa awangula eza Pearl of Afrika ezinaabeera mu Uganda omwezi ogujja ne Mt. Gorilla rally (Rwanda) ate Mohamedi n’asuula, ajja kuba atangaazizza emikisa gy’okubeera nantameggwa wa Afrika ng’empaka ezisembayo mu Madagascar tezinnabeerawo.
 
Charles Muhangi ye Munnayuganda yekka eyali awangudde ku ngule y’Afrika, mu 1999.

Mangat avuganya ku ngule ya Afrika

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....