TOP

CHAN: Cranes eyingidde enkambi okwetegekera Tanzania.

Added 22nd July 2013

LEERO (Mmande) ttiimu y'eggwanga eyabaguzannyira awaka lweyingira enkambi okwetegekera omupiira gw'okuddingana ne Tanzania ku lwomukaaga luno e Namboole.



Bya Stephen Mayamba

LEERO (Mmande) ttiimu y'eggwanga eyabaguzannyira awaka lweyingira enkambi okwetegekera omupiira gw'okuddingana ne Tanzania ku lwomukaaga luno e Namboole.

Ttiimu ebadde etendekebwa okuva ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde nga tebasulayo wabula olwaleero baakutandika okutendekebwa nga bava mu nkambi esuubirwa okubeera ku woteeri ya Sky e Ntinda.

Micho yasazeeko abazannyi 3 okuli Willy Kavuma, William Wadri ne Ronald Muganga n'asigaza abazannyi 25 kw'anaalonda ttiimu eneezannya ku Lwomukaaga.

Cranes yawangula omupiira ogwasooka e Dar- el -Salaam 1-0 nga kati yeetaaga kulemagana okuyitamu okuzannya ezaakamalirizo ezinaabera e South africa omwaka ogujja.

Mu ngeri y'emu n'ebisale bya tiketi z'okulaba omupiira byamaze dda okutegeerekeka. Abanaalabira mu lukale ba akusasula ssente 10000/= ate mu kikungu 25000/=.

 

CHAN: Cranes eyingidde enkambi okwetegekera Tanzania.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...