TOP

Aswadde lwa kulemwa peneti

Added 25th January 2014

ENSONYI n’okuswala olw’okulemwa okuteeba peneti byalemesezza omuzannyi wa Kampala Juniors FC okujaganya ne banne.

 

 

 

 

 

Bya SAMSON SSEMAKADDE

Kampala Juniors FC 1(3) Orange Boys FC 1(2)

ENSONYI n’okuswala olw’okulemwa okuteeba peneti byalemesezza omuzannyi wa Kampala Juniors FC okujaganya ne banne.

Ian Ssenfuka ye yasoose okukuba peneti oluvannyuma lwa ttiimu ye okugwa amaliri ne Orange Boys FC, kyokka yagituntumudde waggulu, bwatyo n’ava mu kisaawe nga tezinnaggwaayo.

Wabula ekya Ssenfuka okukuba peneti ebweru tekyamazeemu banne maanyi kuba zaagenze okuggwaayo nga bakubye Orange Boys 3-2 n’asubwa okujaganya ne banne.

Bino byabadde ku kisaawe ky’e Kikubamutwe e Kabalagala ku ‘semi’ y’empaka za 'Eveready Memorial Cup'.

Aswadde lwa kulemwa peneti

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...